Taata yatandika okwoggerakwe nga agamba nti leka nkuwe etteeka eribunawonna nga lirina obuwuufu oba omulim munenenyo mubulamubwo lirino «Buli kintu kyo nnakktukuvu» bulikintu... enyanja, enkuba, emigga, emitti, ensosi, ebizimbe, ne bagandabo abasiramu.... byonna bitukuvu.
Bulikintu okutuusa lwekikyafuwala, okujjako.....
q Okujjako kiki?
- Okujjako ekibanga kikyafu mubutondebwakyo mubuwumbe bwakyo, mubwenyini bwakyo.
q Kiki ebeera ekikikyafu mubutonde bwakyo:?
- Ebintu kumi (10) ngenda bbikubalira kimu kukimu nga bwebigenda:
«1-2» omusulo gwomuntu nempitambi, nomusulo gwabuli kisolo nempitambiyakyo ekyo ekiri haramu okukirya ennyama yakyo, singa ekisolo ekyo kiba nomusayi ogukulukuta nga ekkapa nabwekityo ekitalina musayi gukulukuta neya nga kirina enyama.
q Omusayi ogukulukuta kyekki:
- Njogera ejjakuyitinga na mussomolino, era kirungi tukuweko ekitangala kukyo, tugamba ntikino ekisolo kirina omusayi oguttambula, singa omusayi gukivamu namanyi nga kimaze okusalibwako ate netugamba ntikino tekirina musayigutambu la singa omusayi ogukivamu gutonya butonnya nga kisaliddwako nga ekyenyanja.
3- Ekifu mubisolo ebirina omusayi ogukulukuta newankubaddenga kiba halal okukirya, nabwekityo ebiyungo byakyo ebiramu ebuku tuddwa kukyo,
q Ekifu kyekiriwa:?
- Buli kyo nna ekifa nga tekisali ddwako muma teeka gashariya mubusiram (ekifudde obukalaga).
q Ekyokulabirako:
- Ekisolo ekifudde obulwadde, oba accedent oba okusalibwako awatali sharia, ebyobyonna biba bifudde bukalaga.
q Omuntu bwaba afudde abaffe omubirigwe gufuuka najisi:
- Yye okujjako shahiidi noyo gwebanazi zza kulwomuteekako ekibonerezo kya mateeka obanga kibonerezo kyakutta muntu.
q Abaffe omulala atali abobombi asigala mukyafu:?
- Nedda wabula omubiri gwomufu ngamusiramu gutnkula naggunaaza emirundi esatu ejo gye nzija okukunnyonyola mussomo erinaddako.
4- MANIYYI - amazzi gomuntu agazala, namazzi gabulikisolo ekirina omasayi ogukulukuta, newanku baddenga ekisolo ekyo kiriibwa enyamayakyo amazzigabyo gaba najisi.
5- Omusayi okuvudde mumubiri gwomuntu nga guli bweru, nogwo oguvudde bulimukisolokyonna ekirina omusayi ogukulukuta.
q Ate omusayi gwekisolo ekitalina musayi gukulukuta:?
- Gwo mutukuvu nga ogwekyenyanja.
6- Embwa eyo kubukala nebiyungo byomubiri gwayo nnamu oba mfu.
7- Embizzi eyokubukalu nebiyungo byomubiri gwa yo nga nnamu oba mfu.
q Embwe ne mbizzi ezokuluzzi munyanja...:?
- Byombi bitukuvu.
8- omwenge nebikamulwa nga bitamiiza.
9- omukafiiri mulam oba mufu atali mumasiya oba omuya huudi oba omumajuusi.
10- Entuuyo zekisolo ekirya bbi womuntu,
Ebyo ebintu ekkumi byonna bikyafu mubutonde bwabyo, ate najisi yabyo ejjulukuka negenda kubintu ebirala nga byekonyeeko
singa bibako oluzzizzi.
q Bwewaba tewali luzzizzi wakatiwabyo byombi:?
- Bwewatabawo luzzizzi najisi tejjulukuka kubanga tejjulukuka bwebeera mbisi oba okubawo omusulo omwerere.
q Abaffee omusulo nempitambi yebisolo ebyo ebiriibwa enyamayabyo nga ente, nembuzi ne nkoko nobunyonyi nemiteeko gyabwo emyawukamu guba mutukuvu obanedda najisi:
- Bitukuvu.
q Ate ebifisse bya kamunye:?
- Byobiba bitukuvu.
q Ate ebyoya byekifudde nebiviiri, ne njala namayembe namagumba, ne bibojja, ne bikakampulo:
- Byonna bitukuva.
q Ate enyama Jetugula netulabako omusayi tujirye?
- Ogwomusayi gubamutukuvu.... nabuli musayi ogusigala nga m utukuvu teguli najisi.
q Ate bbi wemfukuzi ne mmese:
- Abannajisi era simutukuvu
kati nkomekkereza netteeka eribuna era lirina omugaso munene mubulamu bwo:
1) Etteeka erisooka: Buli kintu ekibadde ekitukukuvu mubiseera ebiyise ate nobusabusamukyo, abaffe kikyafuwadde oluvanyumalwekyo oba kisigaddeku butukuvu bwakyo obwasose ekyo kibakitukuvu.
q Mpayo kwekizampo:
- Pillow gyewesigikako ebadde ntukuvu okusooka ate kati obusabusa, abaffe etuuseko najisi nekya fuwala oba nedde ekyali ntukuvu: ogamba nti ekyali ntukuvu.
2) Etteeka elyokubiri: Bulikintu kyonna nga kibadde kikyafu mukusooka ate oluvanyuma nobusa busamu mukutukula kwakyo abaffe nkitukuzza oba kisigadde kubutukuvu bwakyo o kwasose: ekyo kiba najisi.
q Okugezanga omukonogwo gubadde mukyafu okuso ka, oluvanyuma noobuusa mubutukuvu bwakgwo..
ogamba nti omukono gwange munajisifu.
3) Etteeka elyokusatu: Bulikintu kyonna kyotamanyi mbeera yakyo eyasose, kibadde kikyafu oba kiyonjo:
q Ekyokulabirako: amazzi nga gali mukyombo nota manya gabadde makyafu okusooka oba mayonjo:
- Amazzi ago gaba matukuvu.
4) Etteeka elyokuna: Bulikintu kyolinamu okubuusa mukyo, abaffe kituuseko najisi nekikyafuwaza oba tekituuseko, mukiseera ekyo tekye tagisa kunonyereza olyoke olye ekintu ekyo, wabula ogamba nti kitu kuvu, awatali kunonyereza newadndubassenga okunon nyereza kwangu gyoli.
q Ekyokulabirako: olugoyelwo lubadde lutukuvu okusooka eranga olimwekakafu mulwo, naye kati obuusa mukukyafuwala kwaalwo abaffe omusulo gulukonye eko nelwononeka oba lusigadde lutukuvu nga bwe rwabadde: mukiseera ekyo ogamba nti tekyetagisa kunonye reza lugoyelwo, nakunonyereza kubuwufu bwamusulo mulugoye, wabula ogamba bugambi nti olugoye lwange lutukuvu.