Taata wange ya nga atandika kumbooziyokugoberea:
- Ndeka nze nkwanjuluki ze amakulu ga «TAQLIDI».
Ekigambo «taqliidi» kitegeeza okubeeranti odda eri omumanyi munkola fatuwaze nobeera nga okola ekyo endowozaye kye- yakomako okubeera nga kikolebwa, ate noleka ekyo kyeyagaaana- awatali kulowoza era awatali kutunulamu mulundi mulala- yadde okunoyenkereza, nofanaganako nga ateese emirimugyo munsingoye, nga «ekinyere» nga omusituzizza emirimugyo muaaso ga- ALLAH.
q Lwakit ugoberera?
- Wakitegedde mukusoka nti omutonzi ya -kulagira nakuziyiza, yakulagira ebiri «WAJBU» nakukakasa obitukirize, nakuziyiza kubiri- «MUHARRAMAT» nakukakasa okubyewala.
Naye yakulagira naki? Ate kiki kyeyaku- ziyiza?
Ebimu kubyeyakulagira byeyolefu oba olyawo oyinza okubimanya ate nebimu kubyeyakuziyiza nabyo byeyolefu oba olya wo oyinza okubyawula.
Naye ebingi mubingi byebiri wakati wabino nabiri mubiri «WAJIBAT» nebiri «MUHARRAMAT» bijja kusigala nga tebiegeerekeka gyoli ate era bangi abalingaggwe tebabirina oba bikakanyavu gyebali.
Tata yayongere nagamba:
Okimanyi nti mazima amateeka gobusiram «SHARIA» gakunngaanya empuyi zobulamubwo bwonna enjawukamuyawukamu, negateeka bulimu kintu okul amula kwakyo naye onomanya otya okulamulakwo okwa sharia nga oli- mubulamubwo buno obwawukamuya wu kamu, onomanya otya nti kino ekikolwa kiri halali eri omutonzi obeerenga okikola atekino omutonzi takyagala okyeziyi ze obutakikola?
Okiraba abaffe kikusobozesa okuba nti odda- mukitono ne mukinene- eri endangiriro za sharia osobole okujjamu okulamu lakwo okwa sharia?
q Ate lwaki sibwekityo!!
- Mwana wange olugendo luwanvu oluli wakati womulembe guno no- omulembe gwa tashirie, awamu nokubanti nusuusu nyinginyo ezasharia zabula, olulimi nerukuguka namaku- bo agokulwogera nago gakuguka nokubeerawo abagwenyagwenya- abo abatabula hadiith zaffe nyingi nebaziteekamu obuzibu obwaka- kanyaza okuzijjamu Hukumu- eya- shria.
Okwo nekweyongerako omushikila gwa- bajjuluzi ba- riwayaati ekyonakyo kifu- ndikwa kryawo mukkubo eryabo abakolerera ekyo,
Oluvanyuma tukitwale nti mazimaggwe osobodde okakasa mungeri yonna, obwesi gwa bwomwogezi wa- Nassu namazimage nobunyikivubwe mwebyo byajjulula, nobwegende reza era notwala ekiseera okulaba nti ama- kulu gebigambo nendagirira bikwatagana, aba- ffe osobola okugaya okumanya okwomunda okugazi nga kwetagisa ebtandiikirwako oweeyo okwebbika nga nabyo biwanvu. okwomu- buziba osobole okufunamu ekyo- ggwe kyoyagala okukitegeera nokukyenyweerezako nokukinyonyoka.
q kati ekyokukol akyekiriwa?
Odda eri abakugu mu- llimu eya -FUQAHA- nofuna amateekago okuva mubo «obagoberera» ekyo tekiri mu- ilimu yafiqih mwokka, wabula buli mu-ilimu obukenkufu obupya bwazuula- wo entadikwa yo- okukuguka mumitindo gyo- kumanya, kubanga bugenze okkeera kumakya nga bul ilim erina abasajja bayo aba- kugu muyo erannga bebuzibwako bulilwe- wabeerawo ekyetagisa kyonna nga kirimu- nsonga za-ilim eyo taata yagamba:
Tufune ekyokulabirako munsonga -eyo nga- tukijja mu- ilim yo- obusawo... Singa okwatibwa obulwadde... ALLAH akusonyiwe... bwomala okolaki?
q Kyenkola kudda erimusawo, nemmubulira embe rayange yey’o bulwadde asobole okunoo nya obulwadde a ambulire eddagala erisanira olu- vanyuma lwekyo.
Ye-lwaki ggwewenyini tonnyerezabulwadde bwo era nobufunira eddagala?
q Ensonga engaana nze sirimusawo.
kalenno embeera bweri mu- ilim ya «FIQIH» gwe olimwetavu eri okudda eri «FAQIIHI» omumanyi omukugu osobole okumanya ekiragiro kya- ALLAH- nekyeyaziyiza oba kulwokwanjula obuzibubwo mu- sharia gyali, ngabwewetaaga okudda eri omusawo omukugu otegeere eensonga yekisawo yonna, oba okwanjulayo obulwadde bwolina.
Nga bwojja okunoonya omusawo asinga obulu- ngi omumanyi mwekyo kyeyakugukamu naddala obulwaddebwo bwebuba nga buli denjarasi kale ggwe okakasibwako okunonyereza omumanyi «faqiihi» osobole okumugoberera era ojje- muye «omujjemu» okulamulakwo okwa- Sharia buli lwowulira nga kikwetagisako okunnyonyoka «Hukumu-sharie» mubulamubwo.
q Nnategeera ntya nti non- omusajja muma- nyi? Oba nti mazima yasinga abamanyi era yabasinga obulungi?
- Taata wange yagamba nga ayanukula:
Ndeka oba leka nze nenkubuuza- otegee ra otya nti ono omusawo mulungi oba nti yasinga abasawo obukugu osobole ookudda ggyali, oomuwe oomubirigwo, aagukole kyaba alabye nti kigusanira mukugujjanjaba?
Nemmugamba:
q Ekyo nkitegeera mukubuuza abo abafaayo ennyo munsonga zabasawo, abamumanyi, mwabo abalina okumanya, nokutegeera, nokumugezesako, oba mmutegeera kulwobwatikirivuubwe umuba -ntu nokusansaana kwerinyalye mukumanyakwe- kyekyokyennyini... era bwekityo bwe kiri- singa oyagala okutegeera «faqiih» oba omumanyi asi nga banne okumanya.
Obuuza omuntu eyekuumira kuwajibati, era nga mulesiwa muharramat, nga mwesigwa alinamu obusobozi nokumanya nobwenkaya nobukugu kukwawula sitandadi yokumanya eeri abantu mubiseera byokukuguka. Oba asansana nayati- kirira naabuna wakati mubantu, obukugu bwomuntu oba obumanyibwe mubamanyi abasigaddewo.
Mukubeera nti obwatikirivu buli obugazi nokusansaana, kukufuula omun tu eyekakasa eranga olimwesimu mubwa faqiihi- bwe oba mubu- manyibwe
- Abaffe waliyo obulombolombo obulala mwoyo akakasibwako kokmugoberera, aluvanyuma oluvo nnyuma nga tumaze okukutuka mubusajja akatati kalombolombo kabwa faqaha? Alina okubeera oyo gwogoberera, nga musajja mukulu, alimu amagezi mukkiriza mwenkanya nga mulamu simu-fu «mayyiti» mutukuvu wamaza-libwa- nga okuzalibwakwe kwayita mu-sharia- era alina okuba nti tayitirizanyo nsobi yadde okwerabira oba obugayavu.
q Kirungi Nzenzuuyo kati ntuse mukigero kyabasajja, era ntegedde okuvamuggwe ekintu ekikwata ku- TaQiliiDi- okugoberera kati kintuki ekinkakatako okkola?
Beera nga ogoberera -faqiihi- asingako- obumanyi mumulembegwo, era okolere kwebyo byaawako fatuwa- amateeka- munssongazo enjawukamuyawu kamu... mumateeka ga-wuzuyo, oba okunaaba nokutayammama, ne- swalayo, okusiibakwo, Hijjayo khumusuwo, zakatiyo, nebirala ebiringa- ebyo. Nga bwomugoberera mubyenkolagana... mumate-ka gokutunda nokugulakwo, nemukuwanyisa nemukuwasa, nemu- kukola- waswiyya- eddaame nemukugabakwo, nnemukuwaayo mubusiramu «waqfu» nebirala.
Nengenda nga mbala netaata...
q Nokulagirakwo okkola obulungi, nokuziyizakwo okkola bo ubi, nemukukkirizakwo ALLAH, nebanna- bbi nababaka....
-Nedda... okukkiriza -ALLAH- nokumwawula, nokukkiriza obwannabi waffe muhammadi (S.A.W) nobwa- IMAMATIL- AA-IMMAT- ekkumu nababiri (A.S.) nenkomerero «MA-ADI» ebyo ebintu tekisana mubyo kubera nti ogoberera muntu yenna kubanga byo bibalibwa nga ebikolo bye- ddiini ate tekikkirizibwa kugoberera mubikolo -byaddiini «USSUULU- DDIINI» wabula kikakata kubuli- musiram okubeera nti abikkirizamu eranga abikakasa awatali kubusabusa mubyo, wadde okuwubisibwa nga ayunga eri okukkiriza okwannamaddala mu-ALLAH, nga amunonyerezako nobunyinkiivu nga akozesa mwebyo ALLAH byeyamuwa mubu- sobozi bwokulowozan eranga akkomekkereza nokumatira okujjuvu okutalimu kuwankawanka.
q Kirungi... tekikkirizibwa kugoberera mumanyi nga ate waliwo faqiih amusi ngako amusingako obumanyi mwebyo byeyakugukamu?
Ekyo kisoboka gyoli naye kalombolombo kubanti tomanyi njawukana ziri wakati wa faqiih gwogoberera noyo amusingako obuma- nyi munsongazo zewetaga okkolerako.
q Singa ngoberera asi nga okumanya, kyokka nga talina «fatuwa» mumasi- ala agankwatako? Oba nga alina fatuwa nayenga sasobola kujimanya?
Kyokola kudda eri -mumanyi amuddirira mu- kumanya muba «faqiihi».
q Singa abasigaddewo benkanankana mu- kuma manya ILIM kati awo mbankolaki?
Odda eri oyo abasinga okwewala ebizira eranga yasinga okunyweza endowoza eyogyafuna nefatuwa gyatoola.
q Singa abamu babeeranga sibewazi babizira okusingako bannaabwe?
Awo osobola okuteeka munkola fatuwa yoyo gyoba oyagadde okujjako mubiseera ebyeyawulidde kubanga kisaana okukola «IHTIYAT» okukolera kwekyo ekisinga okuba ekituufu.
q Kirungi... nsobola awo wennambulira omusawo okubeera ntintegeera endowozaye mumbeera yange eyobulamu singa obulamu bwange bwetagisizza okugenda kumusawo naye nsobola ntya okutegeera fatuwa yoyo gwen- nkallada oba gwengoberera munsongazange eza sharia? Ngeriki gyentuuka eri fatuwa ze nziteeke munkolo? Abaffe nyanmbayo buli mumasi- ala?
Osobola okumanya fatuwaze.... Nakumubuza dirrect kunsonga- ezo oba okubuuza oyo gwe wesiga mukujjululakwe nemukutegeerakwe nobwe Sigwabwe mukujjulula – fatuwa- amateekagali oba okudda mubitabobye ebya fiqhiyyawamu nobutebenkevu mubutuufu bwabyo.
q Bwekiba bwekityo nkusaba era gwemwesigwa onyambeko mukumanya fatuwa zoyo gwengo- berera.
Taata yamwenyamu nekitiibwa naterera mu- kifokye amasoge nga galaza kundagaano yo- lutuula oluddako.
q Nengamba nti: tutandike ne- Sswala.
- Nagamba tutandike ne- sswala.
Nayongerako:
- Wabula mazima yo- sswala yetagisa omuntu okuba mutukuvu mubuli kyonna ekyo- nona obutukuvubwe.
q Kyekiriwa ekyonona obutukuvu bwomuntu?
obutukuvu bwomuntu bwononeka:
Nabintu byamatirio nga bigwa kubiyungobyo- muntu nga akola okugeza nga obukyafu- najisi.
Ebintu byo- omunda ebitafunika na- hawasi Singa bizuukawo nemu kunsonga yabyo okugeza nga Janaba, haizi (mp), ekyalalo, nifasi, oba okukwata kumaiti omufu, oba okwebaka oba okufuluma kwo- omusulo oba empitambi oba omukka, ebyo bikakata okubijjawo na- wuzu oba kunaba oba kusaaba mfufu «Tayammamu»
Oluvanyuma lwebyo, singa tuba twagadde okutuuka kusswala tulina kusoka kunonyereza ku -NAJASATI- tumale okubitegeera okusooka, oluvanyuma tutegeerae- MUTWAHHARAT- ebitukuza tweyimirire nabyo obutukuvu bwo- mubiri mubulikyonna ekijjawo obutukuvu bwagwo no- obuyonjo bwagwo.
Oluvannyuma tujjululemu tudde kwebyo Singa bizukawo byalyetagisizza kubinaaba nakufuna- wuzu- oba kusaaba mfuufu Tayammam Sisonga kizuusi nga Janaba oba haizi oba kyalalo oba nifasi oba kukwata kumufu.
Nga tujjawo mukkubo lyaffe bulikyonna ekigaana okwesembeza ewa -ALLAH- nesswala nga tuli abeesiimye oluvannyuma lwekyo nobuwomi bwokuyimirira mumaso ga -ALLAH- nga tutoola takibira tukuba tahaliili tutendereza twawula omutonzi tugabirwa nokumwogerako, okumusaba nga tusuubira atuteeke mwabo abateeka emiti gyo- kwagala okudda gyali nga zennimiro mubi fuba byabwe nekubeeranti okwokya kwokwa gala ALLAH kwatebenkera mumitimagyabwe.
Nga tufuna oluvanyuma lwasswala ebyo ebyetagisa obutukuvunobuyonjo nga okusiiba nokukolo Hijja nebirala.
q Bwekiba bwekityo tujja kutandika na naja- saati okusooka?
yye tujja kutandika nabyo okusooka olunaku lwenkya ALLAH bwanaba ayagadde INSHA- ALLAH.
q INSHA- ALLAH.