Mukiseera taata weyagambira nti olunaku lulituuka netwogera ku-TAYAMMAM- okusaaba enfuufu, nawulira nga ekigambo ekyo sikipya gyend wabula kyabulijjo era kyabbugumu Wabula nze nagezeekonyo nessisobola kukko- mekkeriza netandiKwa yobuwoom buli.
Kyokka olunaku olwokwogera kukusaaba enfuufu bwerumala okutuuka olwo nenzuula ensonga lwaki nali nkimany era nga lwaki kyagalwa, enjatuza ya «Tayammam» okusaaba enfuufu nalinga nakisomerako era nenkiwulirako mukusoma Qur’an, oba nawuliriza eri omukubasomi abatikirivu muddoboziye kubanga taata yali yamanyrza ookusoma bul lunaku mukitabo Qur, AN eyekitibwa ekyo ekiba kinsobokedde, nembeera nga ngendera kumpisa eyo bulilunaku… nga nsoma nembeeranga nyumirwa nokujisoma akamwa kange
Nenkyetegereza nenzira kukulungamyakwakyo nga nninanyisa okumatira kwange, era nga ntereeza okusinziira kunjatuza yayo engeri yokwatuzamu ennyukuta, nenneyisa yange musosoyate yange wamu nabantu bekikakyange, nebaganda bange nemikwano- gyange.
Naye mazima nze okusinzira kukuvumbula ekigambo tayammamu nobulungibwakyo, kyokka sasobola kuleeta a’ya ya Qur’an erimu ekigambo ekyo yadde okujjukira surat mwekyayogerewa, nolwensonga eyo kyenva ntandika okwogera kwange okwolwalero nekibuuzo kijja:
q Taata mazima…ngeazezzako okujjukira erinnya Lyessuula eyayogererwamu ekigambo tayammamu, kyokka sisobodde kujjukra bulungi.
- Mazima yo- eyitibwa Surat “ANNISA’E” ALLAHyagamba bwati: BISIMILLAH ARRAHMAN ARRAHIIM: [BWEMUBEERANGA ABALWADDE OBANGA MULI MULUGENDO OBA OMU-KUMMWE AJJIDDWA EMPITAMBI OBANGA MWEGASSE NABAKAZI NEMUTASANGA MAZZI MUBEERE NGA MUSSAABA ENFUUFU ENNUNGI MWESIGISE NAYO EBYENYI BYAMWE NEMIKONO GGYAMMWE MMAZIMA ALLAH YALI OKUVA EDDA NGA MUSONYIYI ERANGA MUSASIZI]
Mazima eyo Aya ennyonyodde ddi era-nakki erangeriki gyetutayammama, kati tutandike nabyo kimu kukimu.
q Taata ddi Lwenta yammama?
- Otayammama mukifo kyokunaaba, oba mukifo kyokufuna wuzu, era owanyisamubyo mubfo bino ebijja!
1- Snga tosanze mazzi gakumala mukunaaba oba mu-wuzu nabul ikimu mukifo kyakyo.
2- Bwoba osanze amazzi, nayenga tekikwanguwi- dde kutuuka gyegali kulwokulemererwakulwansonga kulwansonga yabutonde, obanga kiyimiridde munsonga yakwebagala haram nga okukozesa ekyombo kya haramu.
Nayenga mulimu amazzi gal ihalal kulwoku- tya gwekennyin oba kubantubo oba kuma’liyo
3- Snga oba otidde onyonta gwekennyin oba kumuntu yenna omulala akukwatako nekibanti kiri mubuvunanyizibwabwo okukuuma ensongaze Wabula nekisolo ekikukwatako engeriyakyo, nosigala nga tolina mazzi gamala okujjawo ate era newetukuza namazzi ago gennyini.
4- Ekiseera bwekiba kifunda ngatekikumala kunabiramu oba kufuniramu wuzu ate omale osaale essala mubujjuvu bwayo mukiseera kayo kyennyin.
5- Snga okufuna amazzi agokunaaba oba okutawaza oba ogakozesa mubyombo mubeeramu obuzbu obukutasobokera okubugumira nga bwekinabeera nga okufuna amazzi kiretera okukkakanyizibwa nokunyomebwa ooba amazzi nnga mmakyafu eekiretera oobutondebwo okugewala nosanga obuzibu obuyitirivu mukugakozesa.
6- Bwoba nga owalirizibwa newaJlbu ekuletera okukozesa amazzi muyo okugeza nga okujjawo obukyafu «Najisi» kumuzigti.
7- Singa gwekenyini oba otidde okukosebwa mukukozesa amazzi kulwobulwadde bwoba oganaabye oba ogatawaza, kubanga okukozesa amazzi kirieeta obulwadde oba okubwongeramu ooba ekiseera kyokuwono kkyeyongerako obuwanvu ate nga ekifo mwebuli Sikyakusiga kubandeegi.
q Bandeegi kyeki?
Ngenda kwogera kubandeeg mubujjuvu mussomo eriddako.
q Ntegedde kati?
- otayammamra kungulu kwettaka munfufuoba omusenyu, oba ejjinja, oba akayinja, oba ekibfa- nana naye kalombolombo okubanga kyotaya- mmamirako kitukuvu kiyonjo eranga sikyakunya- ga.
q Nsaaba ntya enfufu?
- Ngenda kutayammamira mumasogo oyige… taata bweyagamba era natandika… nayambula empeta eyal ikumukono nakubisa mundamweb- bbatobye kuttaka olukuba lumu bweyamalanabigatta asiimule nabyo mukifo ekyawula wakati wekikomo kyenviiri zomutwe, nensonda yennyindo eyowaggulu, nga asiiga nemunda mwebibato bye akeenyike akato okuva kunso- nda zekynyienyi kunviiri okutuusa kuntandikwa ya- amaso bweyamala bweyatuuka kuntandikwa yenyindo nayimirira era najja nasiiga nekkyoaddyo ate ekyaddyo nekisiga kukyakkono okuva munyngo yekibato mwektandikra okutuusa kunsonda zzennwe yakola bwatyo kumikono gyomb
q mubwanagu era awatali kukeerewa nga okutayammama kwaweddedda?
- Yye, ate sikutayammama kwokka nti kweku ggwa mubwangu bwekutyo. ALLAH yagamba:
(ALLAH ABAGALIZA BWANGU ERA TABAGALIZA BUZIBU)
q Abaffe okusaaba enfuufu kulina SHURUTU obulombolombo?
- Yye:
1- olina okubeera nga olina eksionyiwisa, nga tosobola kunaaba oba okufuna wuzu.
2- Okuleeta Nniya okumalilira okutayammama kulwa kwesembereza eri ALLAH.
3- Ekyo kyo tayammamako nakyo kirina okubeera kitukuvu, era nga sikinyage, era sikitabulemu neekintu ekirala ekitasaana kutayyammamirako okugeza nga evvu eriva mulubaawo okujjako nga ekitabuddamu kisingako amaanyi.
4- Ekyo kyotayammama nakyo kirina okubeera nga ekikwata kumikonogyo, tekisaana kutayomma- ma kujjinja eri seerera nga teririiko mfuufu.
5- Okusiigakwo kulina okubeera nga kuvawaggulu mukyenyikyo okutuuka wansi.
6- Tokkirizibwa kutayammama okujjako nga omaze kulemererwa kuvaawo kwansonga nga ekiseera tekinnaba, singa otayammama kulwa-sswala oba waJbu yonna nga erina ekiseera kitono.
7- Okwetayammamira ggwe kennyin ngabwekisoboka.
8- Okugobereza ebikolwa bya tayammam tekisaa- na kwawula wakat wabikolwa bya kutayammama nabkolwa birala.
9- Obutabeerawo njawulo obakiziyiza wakati wekisigibwa nekyebasiigisa oba wakati wekiba-tokyo nekyenyikyo.
10- Olina okusiga ekyenyikyo nga tonnaba kusiga mukonogwo ogwaddyo ate siiga ddyo nga kono tannaba.
q Bwoba tosobola kukozesa mazzi mukunaaba oba okutawaaza kulwensonga yobulwadde no- osaaba emfuufu no-osaala, bwomala nogenda eri omusawo nakukkiriza okukozessa amazzi nebeerayo ekiseera kya-swala nga kikyaliko?
- Swalayo eba ntuufu tekkukakatako kujjiddamu singa okutayammama kuba kwa- okukutuka kukuvawo kwekisonyiyisa mukiseera.
q Omusawo bwangaana okukozesa amazzi okuma la ennaku kulwobulwadde nensaaba enfuufu nensaala, oluvannyuma lwokuwona, abaffe nziramu esswala zennasaala munnaku ezayita nga nsaaba mfuufu?
- Nedda toziddamu.
q Bwensaaba enfuufu oluvannyuma lwo okuyingira kwekiseera kyesswala, nensaala ate ekiseera kyesswala ekirala nektuuka nayenga ekiso nyiyisa tekinnavawo, abaffe ntayammama omulundi omulala kulwesswala endala?
Nedda.tewal kyetagisa kuddamu kusaaba mfuufu ebbanga lyomala nga ensonga ekyaliwo kyo kka nga obadde osuubira ensonga..eyo okuvaawo, gwe wekuumira kukutayammakwo.
q Bwentayammama mukifo kyokunaaba ate nekweyongera ekyetagisa wuzu nga okweba- ka abaffe ntayammama omulundi omulalo mukifo kye wuzu?
Bwoba osobola tayammama, Bwobatosobola tayammama kulwa- wuzu- mukifokya wuzu.
q Bwembuusabuusa musiiga ekyenyi oba ekibato ekyaddyo nga ndimukisiiga ekibato ekyakkono
Shakkuyo- okubusabusakwo tekubanamugaso gwonna.
q Bwenkola shakku mubyombi nga mmaze okuta-ya mmama?
- Nabwekityo okubusabusakwo okwo tekuba namugaso gwonna ekitegeeza kyokola – kusaala.