Olwaleero ngenda kukunyumikiza ku-wuzu-ate oluvanyumu ngenda kwogera ku-kunaaba ne- kukutayammama. Kyenva ngamba mumwoyo gwange nti :obanga kyekyo kati tuli kumulya- ngo ogwebisokerwako mukutukuza omubiri ogujjiddwako obutukuvu bwagwo nekizuusi kyonna ekiba kizuusewo.
Nengenda nga njogera mangumangu ebyoku- Labirako eri- ebyo ebizuukawo nebijjawo obutukuvu bwo- omubiri ogubadde gubalibwa nga mutukuvu nekyambalo ekyeru ekyobu- tukuvu.
Bwekwajjula okwogera ebyo byonna, nenzira- mukwebuuza nze kenyini… Lwaki netukuza nokutawaza? Bwemmala okwebuuza kyenva nenjo- Lekeza taata ekibuuzo ebbanga Lyamala nga akyali mumaaso gange katikati:
q Naye Lwaki tufuna WUZU?
- Tufuna wuzu tusobole oku-saala.
Tusobole okwetolloola Kaaba enju ya ALLAH mu-hjja oba mu- umura.
Tusobole okukwata kukitabo kya ALLAH Qur- aneentukuvu [na-mannyage nebitendobye ebmweyamulidde okugeza nga ARRAHMANNE AL- KHALQ]
q Ntawaza namazzi… naye walyo kubulombo Lombo obwetagisa bubeerewo mumazzi agatawazibwa?
- Yye.. webuli.
1- Amazzl gaina okubeera matukuvu, ne- biyungo ebitawazibwa byonnabyonna nga bitukuvu. Kimala okubeera nti okubiniaza kulwawuzu kuba kubitukuza singa amazzi gaba- matukuvu.
2- Amazzi galna okuba nga ga- halali so- sigakunyaga, nekifo kyotowakizamu.
Olina okukimanya nti ensonga lwakiu tuga- mba ekifo okubeera mubahu, singa tekba bwekityo wuzu tebeera – wajbu- nkakafu kugwe era kyolina okukola okusaa-ba mfufu-Tayammam naye bwokyawukanako notawaza mukifo ekyo- kunyaga wuzu ebeera ntuufu nayenga obeera osobezza.
3- Amazzi galina okubia meerere nga simagatte- gamu kintu kyonna, nga amazzi agakulukuta oba ago- mukikopo aganywebwa sosimazz ga- nkoonamawanga- ago-go gatungununa.
q Kati nfuna ntya wuzu?
- Oluvanyuma lwokunuwirira wuzu nga wesembe- za eri ALLAH omugulumivu, olwo-notandika:- okusooka: onaaba ekyenyikyo okuva mubumerero bwenviiri waggulu wekyenyi okutuusa kukalevu mubuwanvu, nawo awetololedde engalo ensajja neyomumakkati- mubugazi bwekyenyi.
bwoyanjuluza ekibatokyo mubugazibwakyo nokiteeka kukyenyikyo kati buli kyonna ekiyingi- ra mukibatokyo mwebyo ebiri wakati wensonda yengalo ensajja nengalo eyomumakkati ekyo kyolina okunaaba mubugaz bwekyenyikyo ate nga wegendereza: olina okunaaba ekyenykyo nga okiva waggulu gyekitandiki- ra okutuuka wansi wakyo. awatali kwe- tagisa kuwenja mviiri-nsakatirivu.
Ekyokubiri: onaaba emikono-gyo gyombi okuva mubukokola okutuusa kunsonda zennwe nga otandikira kumukono ogwaddyo oluvannyuma nozzaako ogwakkono, nga ova waggulu munkokola nga okka eri ensonda oba kunkomerero zennwe wezikoma.
q Enkokola kyekki ?
- ze- ennyingo awayungirwa amagumba agava kungalo ekibato, nagava kukibegabega oba enyungo eriwakat wo-omukono.
Ekyokusatu: okusiiga muntandikwa yomu- twegwo, ekisinga obulungi kukozeso munda mwakibato ekyaddyo, era otandikire waggulu okutuusa wans, kikumalira okusiiga kunviiri ezeyawulidde muntandikwa yo mutwe tekiri wajbu kusiiga kumubiri .
Ekyokuna: osiiga ebigerebyo ekyo ekiri wakati wennwe nemunnyingo yentumbwe ate kirungi okusokera ku- kugulu okwaddyo nga okozesa obuzzi obusigadde mu-mukono ogwaddyo ate okugulu okwa-kkono okozesa amazzi agasigadde mukibato ekyaddyo, tekkkirizi-bwa kukozesa mazzi mapya nga bwekita- kkirizibwa kkusookera ku-kugulu kwakkono nga okwaddyo tekunnaba. Kusiigibwa
Byolina okugenderera mu-wuzu:
A- okuliinanyisa, okunaaba ekyenyikyo nga omukono ogwaddyo tegunnaba, ate nonaaba ogwaddyo nga ogwakkono tegunnaba, ate nosiiga omutwe nga tonnaba kusiiga bigere.
B- okwanguytiriza,: ekigendererwamu kwekuddinnga na okwabulijjo mubikolwa ebya-wuzu .
Kimala mumbaera eba –ezuusewo, okugeza nga okuggwawo kwamazzi oba okwerabira okutandika kubeere mukiyungo ekiddako oba okusiiga nga ebiyungo ebyatandikiddwako teb- nnaba kukala kyakka singa bikala byonna wuzu ebeera- mfu naye singa okukala kwabyo kubeerawo nga kuvakumpewo awo tekkosa oba okwokya oba okukaza snga okuddingana okwabulijjo kuba kukakase.
C- Okukola kennyini, kwekubanti otawaza gwe- kenyini bwekiba ksobose
q singa tekinsobokedde nze kennyini?
bwoba tosobodde, munnoowo akufunyisa wuzu neabeera nga asitula omukonogwo naguna- aza nekyenyikyo, bwamala nnaanaza nagwo emi- konogyo, nasga nekbatokyo ekyaddyo ne kyakkono nabisiigisa e ebgerebyo noluzzizzi olusigala mungalozo.
D- obutabeerayo kiziyiza mazzi kutuuka kumubiri okugeza nga erangi oba ebisiigibwa kungalo eri- abakyala nebirala kyokka olusavusavu terukosa era teruziyiza.
E- obutabeerawo nsonga ekugaana kuko- zesa mazzi nga obulwadde, naye bwewa- beerawo ekigaana kiba kikukakatako oku- saaba emfuufu-Tayammam- mukifo kya-wuzu.
q Bwenfuna wuzu ate nekituuka ekiseera kya- swala endala era kinkakatako okudda mu okutawaaza?
-Nedda ebbanga wuzu-yo lyemala nga tennaba kwononeka.
q Ngeriki era ddi wuzu yange lweyononeka?
-Ebyonona wuzu biri bintu musanvu:
okufuluma kwomusulo, empitambi, omukka, okwebaka, nabulikyonna ekijjawo amagezi nga okuzirikako no- okutamiira nekyalalo ekitono ne- kyomumakkati «oyinza okuddayo mumulyango gwa Janaba ne-ekikuluto»
Bwennamala nendaba mumaaso gataata nga mulimu akakunizo nga katandise oku- laza obuwuzi bwako mumagezige kyokka kyennalowoza nekibeera kituufu.
Taata wange yewuyo agamba nti: ngenda kukome-kkereza okwogera kwange netteeka eribuna nga likwata kuwuzu lijja kukugasa.
Qa’eda esooka: buli yenna afuna wuzu ate bwamala nabusabusamu, nga agamba bwati abaffe wuzu-ye eyononese nevawo nebimu kubyonona wuzu omusanvu ebyayise oba asigadde kubutukuvubwe…. Ku-wuzu-ye.
q Ekyokulabirako …?
- Nafunye wuzu kumakya era nekakasa mwe- kyo katikati, naye ekiseera kyazuhuri bwekituuka noyagala okusaala, kati nobuusabuusamu abaffei oyngizza enkokola oluvanyuma lwo okufuna wuzu oba nedda tokikoze nobeera nnga osigadde kkubutukuvu, mukiseera ekyo oga- mba nti: nze Nnina wuzu, era nosaala. –Al-Qa-eda eyokubiri: buliyenna atafunye wuzu oba afunye wuzu naye neyononeka wuzu-ye nefa bwamala nabusabusaamu oluvannyuma aabaffe atawazziza ogwokubiri obanedda?
Yye abeera talina wuzu.
q Ekyokulabirako…?
Ozukuse mutulotwo kumakya, ekiseera kya zhuhur bwekituuka noyagala okusaala, kati nojjirwa shakku, kirabka oba nafunye wuzu oluvanyuma lwokuzukuka oba nedda, mukiseera ekyo ogamba nti mazima nze sifunye wuzu kati notawaza era no- saala.
AL-qa-eda eyokusatu:
buli yenna atawaaza namala okutawaza, ate bwamala nabuusabusa mukutuuka kwa wuzuye oluvanyuma lwoku Jivamu, wuzu-ye ebeerantuufu.
q Ekyokulabirako: Otawazziza nomala okutawaza, bwomaze nobusabuusa oluvanyuma: kirabika oba nnaabye ekyenyikyange oba nedda sikinabye? Oba okuna ba kwange mukyenyi kubadde kutuufu oba nedda? mukiseera ekyo ogamba nti wuzu yange ebadde ntuufu.
q Bwobuusabuusa mukusiiga okugulu okwakkono? Oddamu okusiiga okujjako singa oba oyingidde mumulimu omulala okugeza nga okuta- ndirira ku-sswala, oba shakku ezeewo luvannyu ma lwa kuva mukuliinanyisa awo mukseera ekyo shakku oba tojifako.